TOP

Asibiddwa lwa kubulankanya nsimbi za bavubuka

Added 26th July 2019

Asibiddwa lwa kubulankanya nsimbi za bavubuka

 Kirabira (ku kkono) ng’alagira Ssembatya (ku ddyo) okwennyonnyolako.

Kirabira (ku kkono) ng’alagira Ssembatya (ku ddyo) okwennyonnyolako.

WASSWA B. SSENTONGO AMAWULIRE

Bukedde 19 Lwakutaano July 26, 2019 Bya MOSES LEMISA OMUSUUBUZI w'ebisolo mu lufula y'oku Kaleerwe akwatiddwa nga bamulumiriza okubba ente mu ffaamu e Masindi.

Musa Anani 26 yakwatiddwa poliisi y'oku Kaleerwe nga kigambibwa nti yabbye ente nnya mu ffaamu ya Moses Kibaho 32, mu kiro ekyakeesezza ku Lwokuna ng'omusango guli ku poliisi y'e Kafu ku fayiro nnamba SD REF:03/18/7/2019. Kibaho yagambye nti yategedde ssaawa 8:00 ez'ekiro nti ente ze zibiddwa.

Yagasseeko nti waliwo eyalabye loole nnamba UAV 899C gye baalondodde ne bagikwatira mu Lufula y'oku Kaleerwe ddereeva waayo olwategedde nti ente ze yabadde aleese nzibe olw'amaze okuzitikulako n'adduka. Poliisi y'oku kaleerwe eduumirwa Twair Kasembeza yakutte Anani .

Abatuuze olwamaze okulumiriza Ssembatya Kirabira n'alagira poliisi emukwate n'asibwa. Kirabira yakuutidde abakozi ba Gavumenti okukoma okukozesa obubi ofiisi za Gavumenti nti talina muntu yenna gw'agenda kuttira ku liiso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengoozi ng'alaga tayiro z'akola.

Okukola tayiro okuva mu bis...

“ Nze nabonaabona n'okunoonya emirimu nga n'akamala yunivasitte, kyokka olw’okuba nali nfunye obukugu mu kukola...

Christopher Kasozi ng'awa ebyennyanja emmere.

Abalunzi b'eby'ennyanja bal...

ABALUNZI b’ebyennyanja ku mwalo gw’e Masese e Jinja abeegattira mu kibiina kya ‘’Masese Cage Fish Farmers Co-operative...

Looya wa Ssempala yeekandaz...

LOOYA wa Isaac Ssempala, bba w’omubaka Naggayi Ssempala yeekandazze n’abooluganda ne bava mu kkooti looya bw’alemereddwa...

KCCA ekutte abatundira ku n...

ABASERIKALE ba KCCA bakoze ekikwekweto  mwe bakwatidde abatembeeyi n’abatundira ebintu ku nguudo n’okubowa emu...

Omulangira Ssimbwa

Enfa y'Omulangira Ssimbwa e...

OKUFA kw’Omulangira Arnold Ssimbwa Ssekamanya kuleesewo ebibuuzo nkumu ebirese nga biyuzizzayuzizza mu Balangira...