TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Pulezidenti Museveni yeyamye okussa ssente mu SACCO

Pulezidenti Museveni yeyamye okussa ssente mu SACCO

Added 26th July 2019

Pulezidenti Museveni yeyamye okussa ssente mu SACCO

 Pulezidenti Museveni ng'ayogera eri abantu e Mbarara

Pulezidenti Museveni ng'ayogera eri abantu e Mbarara

PULEZIDENTI Museveni abotodde ekyama nti gavumenti eyongedde ku sente z'eteeka mu  SACCO abantu bazeewole mu bitundu byabwe balwanyise obwavu.

"Tugenda kwongera ku muwendo gwa sente ezigenda mu SACCO kyemulina okukola kutandikawo SACCO mu bitundu byamwe zirabirire sente zino" Museveni bw'aggumizza.

Asinzidde mu kisaawe kya Kacheeka stadium e Mbarara mu Ankole gy'ali mu kiseera kino okusomesa ku  kutondawo emirimu n'okulwanyisa obwavu.

Ekitundu kya Ankole kirimu disitulikiti 12 okuli Buhweju, Bushenyi, Ibanda, Isingiro, Kazo, Kiruhuura, Mbarara, Mitooma, Ntungamo, Rubirizi, Rwampara and Sheema.

Abategeezezza nti agenda kutandikayo enkola nga gy'abadde akola mu Kampala ng'agabira abakozi ebyuma ng'ababazze, aba saluuni n'abalala abakola eby'emikono.

Abakulembeze b'ekitundu kya Ankole baaleese ekiteeso ekyasomeddwa sentebe wa LC5 e Mbarara Rtd. Lt. John Bosco Bamuturaki Tumusiime nti Museveni yeesimbewo mu 2021 nga tavuganyiziddwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...