TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akkirizza okussa omukono ku ndagaano z'omu Lusanja

Akkirizza okussa omukono ku ndagaano z'omu Lusanja

Added 30th July 2019

Akkirizza okussa omukono ku ndagaano z'omu Lusanja

SAMUEL Kibuuka, ssentebe w'e Lusanja, omugagga Medard Kiconco gye yasenda amayumba akkirizza mu kkooti nga bwe yassa emikono ku ndagaano z'okutunda kubanga ekitundu ekyo kiri mu zooni gy'atwala. Yabadde mu kkooti enkulu e Nakawa ey'omulamuzi Taddeo Asiimwe.

Kiconco alumiriza abatuuze okwesenza ku ttaka lye. Kibuuka yategeezezza nti abantu bonna Kiconco be yatwala mu kkooti abamanyi era endagaano ze baakola ne Chrispa Bitarabeho ng'abaguza ebibanja ye yazissaako emikono.

Bitarabeho ne mwannyina era be baaguza Kiconco ettaka okuli abatuuze. Omulamuzi ayise minisita omubeezi ow'ebyettaka Persis Namuganza okujja mu kkooti leero naye yeewoezeeko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...