TOP

Abasirikale abasiibuddwa balabuddwa ku mwenge

Added 5th August 2019

Abasirikale abasiibuddwa balabuddwa ku mwenge

OMUDUUMIZI w'ekibiinja ky'amagye ekisooka Maj. Gen. Samuel Kawagga asabye abaserikale abaawummuziddwa okwewala okunywa omwenge ogususse wabula beenyigire mu pulojekiti ezireeta ssente.

Kawagga yabadde mu nkambi y'e Kakiri bwe yabadde asiibula abaserikale 70 n'abasaba okwewala okunywa omwenge kubanga kijja kubamalako ssente.

Yabasabye okwenyigira mu pulojekiti z'enkulaakulana nga ‘Operation Wealth Creation okusoloba okwongera ku nyingiza yaabwe. Yagambye nti bwe wanaabaawo obwetaavu basobola okubayita

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basajja ba Bobi be baakubyemu ttiyaggaasi nga babuna emiwabo.

Nobert Aliho musajja wa Bob...

Abawagizi ba Bobi Wine ababadde batambulira ku kabangali bakiguddeko poliisi bwebakubyemu obukebe bwa ttiyaggaasi...

Salvado ne Daphine nga bakung'aanya ebirabo.

Kazannyirizi Salvado ne Dap...

Kazannyirizi Salvado akiggadde mu sitayiro. Akubye kabiite we Daphine embaga ne yewaana. '' sikyali mu kiraasi...

Aboobuyinza nga bakunya omukazi.

Abatunda eddagala nga tebal...

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu ggwanga ekya National Drug Authority kikoze eki kwekweto mu Buvanjuba...

Minisita Betty Amongi

Abasuubuzi be Nakasero bawa...

ABASUUBUZI ababadde baddukanya akatale k'e Nakasero bavudde mu mbeera ne bawa minisita wa Kampala n'ekitongole...

Nsereko Mutumba

Hajji Mutumba alabudde abak...

ABADDE omwogezi w'ekitebe ky'Obusiraamu e Kampalamukadde ekya Uganda Muslim Supreme Council Hajji Nsereko Mutumba...