TOP

Mwettanire amasomo g'ebyemikono

Added 6th August 2019

OMULAMBUZI w’amasomero mu disitulikiti ya Luweero, Hajji Osiman Kamoga awadde abazadde amagezi okwettanira amasomo g’emikono

 kamoga

kamoga

OMULAMBUZI w'amasomero mu disitulikiti ya Luweero, Hajji Osiman Kamoga awadde abazadde amagezi okwettanira amasomo g'emikono okusobozesa abaana baabwe okweyimirizaawo nga bamalirizza okusoma.

Hajji Kamoga bw'abadde ku mwoleso gw'ebyemikono n'ebitono ku ssomero lya St. Kizito R/C, Kalule agambye nti abayizi ennaku zino bangi bava mu masomero nga tebalina kye basobola kukola ng'okubatwala mu masomero g'ebyemikono ky'ekisobola okubayamba okweyimirizaawo mu biseera byomumaaso nga bamalirizza okusoma.

Akulira essomero lino Justine Nakisitu yeekubidde enduulu okubayambako okubazimbira amayumba g'abasomesa n'amazzi agafuuse ekizibu ng'abayizi balina okutambula eng'endo okugafuna ng'omuluka gwonna ogwa Kalule ekizibu ky'amazzi kibali bubi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...