TOP

Yeegaanyi ab'e Lusanja ku ttaka

Added 6th August 2019

Avunaanyizibwa ku ttaka ly’e Lusanja yeegaanye okuteeka omukono ku ndagano eziraga nti ye yaguza abantu abalitiko mu butongole.

BYA ROSEMARY NAKALIRI, IGNAT IUS KAMYA NE EDWARD LUYIMBAAZI

Paul Katabazi Bitalabeho, mutabani wa Paul Katabazi era nga y'avunaanyizibwa ku ttaka ly'e Lusanja yategeezezza kkooti nti talina ndagaano ya mutuuze yenna gye yateetakako mukono kubali mu kkooti eraga nti yamuguza ekibanja mu butongole Katabazi yannyonyodde kkooti nti ettaka lyabwe liri ku bunene bwa yiika 75 era nga muganda we Chrispa Bitalabeho alina ebibanja bye yatunda e Lusanja wabula si ly'e Mpererwe Ssekanyonyi mu disitulikiti y'e Kampala erikaayanirwa abatuuze b'e Lusanja n'omuggaga Medard Kiconco Katabazi era yakakasiza kkooti nti ye yaguza Kiconco ettaka mu 2013 wabula nga we yamuguliza kwaliko abantu 17 nga ku bano basatu bokka be baabadde mu kkooti nti era abalala 131 tabamanyi ngeri gye beesenza ku ttaka lyabwe.

Charity Nabasa pulida eyakiikiridde minisita Persis Namuganza yategezeza kkooti nti omuntu we teyasobodde kulabikako.

Omulamuzi Asiimwe yategeezezza kkooti nti waakutuula ne bannamateeka ku njuyi zombi basalewo oba nga kyetagisa okugenda ku tttaka eryo balabe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....