TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ekiragiro kya Keneth Muhakanizi kitabudde abasuubuzi

Ekiragiro kya Keneth Muhakanizi kitabudde abasuubuzi

Added 14th August 2019

Ekiragiro kya Keneth Muhakanizi kitabudde abasuubuzi

 Isa Ssekitto omwogezi w'ekibiina kya KACITA

Isa Ssekitto omwogezi w'ekibiina kya KACITA

OKUSASULA kkampuni ezaawa Gavumenti ya South Sudan emmere kusannyaladde akulira eggwanika Keith Muhakanizi bw'alagidde baddemu okwetegereza kkampuni zonna.

Kino kitabudde abasuubuzi ne beekubira enduulu mu KACITA nga bagamba nti waliwo olukwe okubafiiriza ssente ate ng'okubasasula kumaze ebbanga ddene.

Abamu ku basuubuzi badduukidde mu kkooti eyawadde ekiragiro okuyimiriza okuddamu okwetegereza kkampuni nga bagamba nti bagenda kuddamu bafiirwe. Omwogezi wa KACITA yagambye nti Gavumenti okutuuka okusasula abantu erina okuba nga yasooka kukola kunoonyereza nga tewali nsonga lwaki bagaana okusasula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....