TOP

Ssente za Mobile Money zibakwasizza

Added 16th August 2019

POLIISI mu Kampala ekutte abavubuka babiri bagiyambeko mu kubuuliriza ku bubbi bwa ssente ku mobile money’.

 Kabaalu ( atudde wakati) ng’atwalibwa ku poliisi.

Kabaalu ( atudde wakati) ng’atwalibwa ku poliisi.

Abaakwatiddwa ye Ian Yiga ne Patrick Kabaalu, nga kyaddiridde aba ‘mobile money', okwemulugunya ku nnamba y'essimu gye bagamba nti egendako ssente zaabwe mu ngeri eteri nnambulukufu.

Hidaya Nakiyingi omu ku ba ‘mobile Money' ng'akolera wa Kisekka, yagambye nti abadde afuna obubaka obulaga nti alina omuntu gw'asindikidde ssente era ne bazimuggyako kyokka nga talina gw'aziweerezza kwe kuloopa ku poliisi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...