TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akwatiddwa ku kubba abantu ATM ku byuma bya bbanka

Akwatiddwa ku kubba abantu ATM ku byuma bya bbanka

Added 22nd August 2019

Eyakwatiddwa agamba nti abantu b’abba babeera tebamanyi kukozesa byuma bino nabo ne bajjanga okubayamba olwo ne bababba nga babalekera ATM enfu ne bafuna ebyuma awalala ne baggyayo ssente zaabwe.

 Atukwasa ne OC Obotol ku poliisi e Matugga

Atukwasa ne OC Obotol ku poliisi e Matugga

BYA WASSWA B SSENTONGO

Poliisi e Matugga eggalidde omusajja abadde abba ATM z'abantu ababeera bayingidde okuggyayo ssente mu byuma bya bbanka

Julius Atukwasa 30, ow'e Bushenyi ye yakwatiddwa wabula agambye nti abantu b'abba babeera tebamanyi kukozesa byuma bino nabo ne bajjanga okubayamba olwo ne bababba nga babalekera ATM enfu ne bafuna ebyuma awalala ne baggyayo ssente zaabwe.

Atwala poliisi y'e Matugga, Bosco Patrick Obotol yagambye nti omukwate bagenda kumuggulako emisango egy'enjawulo wabula n'alabula abantu okwewala okumala gakkirizza abantu be batamanyi okubasemberera nga baggyayo ssente.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embeera y'amasiro nga bwegali mu kiseera kino

Omuwanika wa Buganda Waggwa...

OMUMYUKA ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda,Robert Waggwa Nsibirwa bwe yabadde asoma embalirira...

Abakozi abakolera mu Owino balaajanidde Gavumenti ku mmaali yaabwe

Abakolera mu Owino balaajan...

ABASUUBUZI abakolera mu katale ka St.Balikudembe balaze obutali bumativu olw'abeebyokwerinda okubagaana okutaasa...

Eyafumitiddwa ebiso nga bw'afaanana

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Nnamwandu Sarah Nassiwa ng'akungubagira bba

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Ronald Kyobe ng'alaga emmwanyi ze. Ebifaananyi bya Ssennabulya Baagalayina

Abalimi b'emmwanyi e Lwaben...

ABALIMI b'emmwanyi mu ggombolola y'e Lwabenge e Kalungu kwe basinzidde okusaba Gavumenti nti tekoma kubakunga wazira...