TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'e Kakuuto basse omukago n'Abatanzania okwekulaakulanyaBa

Ab'e Kakuuto basse omukago n'Abatanzania okwekulaakulanyaBa

Added 22nd August 2019

Ab’e Kakuuto basse omukago n’Abatanzania okwekulaakulanyaBa

EKIBINJA ky'abakungu okuva mu Gavumenti y'e Tanzania baakyaddeko mu Uganda ku bugenyi kwe baayitiddwa omubaka w'e Kakuuto, Christopher Kalemba ng'omu ku kaweefube w'okugatta ebyenkulaakulana mu Uganda n'okutumbula omukago gwa East African Community.

Bano baakulembeddwaamu Enock Kamuzoora, omuwandiisi ow'enkalakkalira mu gavumenti ya Tanzania n'abakungu abalala okuva e Kayingo mu Tanzania nga bano baasuubiza okuyamba Bannayuganda mu ssaza ly'e Kakuuto okutumbula ebyenjigiriza, ebyobulamu n'obulimi naddala obwa Vanilla gwe basinga okulima ewaabwe.

Bano baasisinakye abakulembeze ku mitenderea egy'enjawulo abaakulembeddwaamu omubaka Kalemba, Sipiika wa disitulikiti, Peter Saasira ng'ensisinkano yabadde mu maka g'omubaka e Nkoni e Kakuuto.

Baategeezezza nga bwe bagenda okusomesa Bannakakuuto okuyiga okukola ebibiina by'obwegassi ebiwangaala ebbanga ng'ate bigudde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Muzaata

Kitalo Sheikh Muzaata afudde

 KITALO SHEIKH MUZAATA AFUDDE Kitalo! Sheikh Nuhu Muzaata Bbate afudde!. Ono abadde mu ddwaaliro ya International...

Harriet Nakwedde eyagenze okulambula ku Bukirwa mu ddwaaliro.

Maama eyakubwa ttiyaggaasi ...

MAAMA w'abaana Justine Bukirwa 45, eyakubwa akakebe ka ttiyaggaasi mu mbugo ne kamwabikiramu, avundira mu kalwaliro...

Basajja ba Bobi be baakubyemu ttiyaggaasi nga babuna emiwabo.

Nobert Aliho musajja wa Bob...

Abawagizi ba Bobi Wine ababadde batambulira ku kabangali bakiguddeko poliisi bwebakubyemu obukebe bwa ttiyaggaasi...

Salvado ne Daphine nga bakung'aanya ebirabo.

Kazannyirizi Salvado ne Dap...

Kazannyirizi Salvado akiggadde mu sitayiro. Akubye kabiite we Daphine embaga ne yewaana. '' sikyali mu kiraasi...

Aboobuyinza nga bakunya omukazi.

Abatunda eddagala nga tebal...

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu ggwanga ekya National Drug Authority kikoze eki kwekweto mu Buvanjuba...