TOP

Wuuno omuwala Hamza gwe yasuddewo

Added 3rd September 2019

Dr. Hamzah Ssebunya, bba wa Rema omupya musajja atanyigirwa mu ttooke. Bwe yafunye Rema n’alekawo omuwala Betty gw’abadde yaakawaliriza okusiraamuka n’amuwoowa.

 Hamzah ne Betty gwe yasiramula nga babawoowa.

Hamzah ne Betty gwe yasiramula nga babawoowa.

Betty yalabagana ne Ssebunya mu 2017, nga Betty akyasoma Makerere ng'akola ku dduuka lya Dr. Ssebunya.

Omuwala yatikkirwa mu January 2017 era Ssebunya n'amuwoowa mu April 2017.

Baatandikirawo okubeera bombi e Bukoto. Kigambibwa nti Ssebunya yatandika okukwana Rema era n'akyuka mu nneeyisa.

Betty yatandika okwekengera Ssebunya era olumu aba ayita mu ssimu ye n'agwa ku mesegi Rema ze yali amuweerezza.

Betty teyasooka kukifaako kubanga Ssebunya yali awandiika nga Rema tamuddamu.

Bwe waayitawo akaseera, Ssebunya n'ava awaka n'atandika okubeera e Namugongo gye yazimba.

Okuva olwo Betty abadde yebuuza ekyatuuka ku bba bwatyo naye (Betty) n'addayo mu bazadde be e Kireka.

Yagenze okuwulira nti Ssebunya agenda kwanjulwa Rema.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...