TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gen. Moses Ali asiimye enteekateeka ku by'entambula

Gen. Moses Ali asiimye enteekateeka ku by'entambula

Added 9th September 2019

ENTEEKATEEKA ya gavumenti ey’okutumbula eby’entambula mu ggwanga omuli okuzzaawo ennyonyi z’eggwanga, okwongera okukola enguudo za kkoolaasi, okuzzaawo entambula ya tuleyini, entambula y’oku mazzi nga bongera ku bungi bw’ebidyeri binokoddwaayo ng’omu ku kaweefube akoleddwa okukyusa embeera za Bannayuganda.

 Gen. Moses Ali (ku ddyo) ne minisita Monica Ntege Azuba (ku kkono) mu kuggulawo olukuhhaana.

Gen. Moses Ali (ku ddyo) ne minisita Monica Ntege Azuba (ku kkono) mu kuggulawo olukuhhaana.

Gen. Moses Ali, omumyuka owookubiri owa Katikkiro w'eggwanga asiimye enteekateeka eno n'agamba nti ebyentambula olw'okuba gwe mutima gw'eggwanga y'ensonga lwaki gavumenti ebitaddeko essira.

Bino yabyogedde aggulwawo olukuhhaana olw'omulundi ogwa 15 olukwata ku byentambula mu ggwanga mwe batemera empenda ku bye balina okukola ne bye batakoze n'okusoomoozebwa kwe bayitamu.

Minisita w'ebyentambula n'enguudo Monica Azuba yagambye nti ennyonyi endala bbiri ezikyasigaddeyo zaakutuuka mu myezi ebiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...