TOP

Kitaawe wa Tyson Fury ayomba

Added 16th September 2019

TAATA w'omukubi w'ebikonde, Tyson Fury alidde obuwuka olwa mutabani we okumukuba ne bamuleka ng'atiiriika musaayi.

Wadde nga Fury yawangudde Otto Wallin ku bugoba 116-112, 117-111, 118-110, John Fury agamba nti mutabani we alabika yazze mu lulwana luno olwabadde mu Las Vegas ekya Amerika nga tali ffiiti.

John Fury asabye mutabani we agobe abatendesi be bonna.

Wabula omutendesi wa Fury, Ben Davison ayanukudde nti, mukulu John Fury alina okukimanya nti si buli mulundi nti obuwanguzi bufunirwa ku mukeeka.

Davison agamba nti olulwana luno lwabadde luzibu nnyo okuwangula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.

Mukaku ( ku kkono), Kato Lubwama ne Nyanzi ( owookubiri ku ddyo) mu lumbe.

Ekiri mu lumbe lwa Sebaggal...

Gavumenti esasudde obukadde 60, eddwaaliro lya IHK ze libadde libanja okujjanjaba Hajji Nasser Ntege Sebaggala...

Sebaggala ng’ayogera eri abawagizi be ku kabaga k’okumaliriza emisomo akaamutegekerwa ku Pope Paul e Lubaga mu 2003.

Ensonga lwaki Sebaggala bam...

ALHAJJ Nasser Ntege Sebaggala (Seya) afudde alese ekiragiro ekirambulula engeri gy’alina okuziikibwamu. “Tuli Basiraamu...

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...