TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Teddy ayanukudde Bugingo ku bya ssente z'akameeza

Teddy ayanukudde Bugingo ku bya ssente z'akameeza

Added 17th September 2019

TEDDY Naluswa Bugingo ayanukudde bba Paasita Aloysius Bugingo ku kya ffiizi z’abaana ne ssente.

 Bugingo ne Teddy

Bugingo ne Teddy

Teddy yategeezezza Bukedde nti kituufu Bugingo amuwa emitwalo 80 buli wiiki naye yalimbyemu ku ngeri gy'azisaasaanyaamu.

Yagambye nti emitwalo 20 z'agamba nti z'ateeka mu mmotoka etwala omwana ku Yunivasite e Makerere azikozesa nga Transport ng'oluusi yeesanga tezimumazizzaako na wiiki ng'omwana asembayo yekka gwe batwalira mu mmotoka y'awaka.

Yagambye nti ssinga omwana we asomera e Bulaaya alemererwa okusasula ffiizi mu budde ajja kufiirwa emyaka 3 gy'abadde asoma kuba ali mu mwaka gwe gusembayo.

Teddy yayongeddeko nti wadde emitwalo 80 Bugingo agiteeka awaka, alina okunyolwa olw'abaana be okuba nga bababanja ku ssomero ate nga kitaabwe agamba kimu nti tannafuna biwandiiko bya ssomero biraga ssente ze balina kusasula.

Yagambye nti eky'obutafuna biwandiiko alimba ggwanga kuba olunaku abaana lwe baabimutwalira ku offiisi ze, yabakuba n'abasindiikiriza nga b'atazaala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...