TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulamuzi ayise omuserikale wa Poliisi ku by'okutta Moze Radio

Omulamuzi ayise omuserikale wa Poliisi ku by'okutta Moze Radio

Added 25th September 2019

Omulamuzi ayise omuserikale wa Poliisi ku by'okutta Moze Radio

 Omugenzi Moze Radio

Omugenzi Moze Radio

OMULAMUZI ali mu musango gw'okutta omuyimbi Mowzey Radio ayisizza ekiwandiiko ekiyita aduumira poliisi y'e Katwe okujja mu kkooti ku Lwokutaano lwa wiiki eno okubaako byannyonnyola mu musango guno.

Omulamuzi Jane Frances Abodo yeyayisizza ekiragiro kino eri SP Frantile Rwamusayi oluvnanyuma lw'omuwaabi wa gavumenti Joseph Kyomuhendo okumutegeeza nti agezezzaako okuyita Rwamusayi ajje awe obujulizi mu kkooti naye agaanye.

Omusango guno guwulirwa mu Kkooti Enkulu e Ntebe nga kigambibwa nti Geofrey Wamala amannyiddwa nga Troy yeyatta omuyimbi Radio (Moses Ssekibogo) oluvanyuma lw'okulwanagana mu bbaala e Ntebe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amaka ga Bisaka agali ku kyalo Kapyemi.

Obugagga bwa Bisaka buwunii...

OBUGAGGA Bisaka bw'alese obuli mu buwumbi buwuniikirizza abantu abagamba nti, tabadde na mulimu mutongole gw'aggyamu...

Abantu nga baaniriza Pulezidenti e Busega.

Abawagizi ba pulezidenti Mu...

Abawagizi ba pulezidenti Museveni wano mu Kampala bakwatiridde ku makubo okuva e Busega okumwaniriza nga bamukulisa...

Honarebo Ssegirinya ng'alumya abayaaye.

Ssegirinya wansuubiza okunf...

NKUBAKYEYO Goolixy Nalumansi eyali muninkini w'omubaka omulonde owa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya akiise ensingo....

Kansala Bitamiisi (ku kkono) abantu gwe baagambye nti muto.

Omwana asuuzizza maama eggaati

ABANTU bawuniikiridde bwe balabye omuwala abamu gwe baayisa omwana ng'awangudde obwakansala okukiikirira eggombolola...

Bakaluba Mukasa.

NUP ewangudde disitulikiti ...

EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kyeyongedde okweriisa enkuuli mu kulonda kwa bassentebe ba disitulikiti...