TOP

Omutendesi omupya yeeyamye okutasuulawo mulimu

Added 30th September 2019

Yeeyamye obutasuulawo mulimu guno wadde nga ng'afunye ttiimu emwetaaga, okwawukanako ne baddidde mu bigere.

 Mckinstry (ku kkono) ng'abuuza ku ssaabawandiisi wa NCS, Dr. Bernard Ogwel. Owookubiri ku kkono ye Justus Mugisha, pulezidenti wa FUFA ow'ekiseera ne David

Mckinstry (ku kkono) ng'abuuza ku ssaabawandiisi wa NCS, Dr. Bernard Ogwel. Owookubiri ku kkono ye Justus Mugisha, pulezidenti wa FUFA ow'ekiseera ne David

Yeeyamye obutasuulawo mulimu guno wadde nga ng'afunye ttiimu emwetaaga, okwawukanako ne baddidde mu bigere.

Yategeezezza nti ttiimu ye tagenda kugirondera ku bumanyirivu yadde amannya, wabula omutindo gwe gugenda okweyimirira abazannyi.

"Nneebaza abakulembeze ba FUFA okunneesiga kuba okutendeka Cranes kye kimu ku birooto byange.

Ng'enda kulwana okulaba nga nnyongereza ku mutindo ababaddewo gwe baleseewo," McKinstry bwe yategeezezza Atendeseeko Rwanda ne Sierra Leone, sso nga ogwa kiraabu yabadde mu Saif SC eya Bangladesh.

Yaliko ne mu Kauno Zalgiris mu Lithuania.

BIKUNG'AANYIZIDDWA DEOGRATIUS KIWANUKA

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu