TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gaagano amabanja agafuukidde Bryan White ezzike: Mulimu erya Mukula, omugagga Kirumira n'abalala

Gaagano amabanja agafuukidde Bryan White ezzike: Mulimu erya Mukula, omugagga Kirumira n'abalala

Added 1st October 2019

Gaagano amabanja agafuukidde ezzike: Mulimu erya Mukula, omugagga Kirumira n'abalala

  • Kkampuni ya Capt. Mike Mukula eya Arrow Security Systems Ltd nayo yamuwawaabidde nga baagala asasule ddoola 76,757 ezaasigalayo bwe yamuguza mmotoka ekika kya Mercedez Benz nnamba UBB 480Z ku ddoola 120,000. Guno Omusango guno guli mu kkooti y'emu ku fayiro nnamba CS 776/2019.
  • Omusango omulala gwe gwa Ephraim Kirumira Majjanja nnannyini kkampuni ekola weema eya Majjanja & Sons e Kireka eyamuwawaabira obutamusasula obukadde 135 ezaasigalayo bwe baamuguza weema. Guno guli ku fayiro nnamba CS 137/19 mu kkooti y'emu.
  • Omusango omulala gwa Alex Binywenda eyamuwawaabira ng'amubanja ddoola 160,000. Ddoola 160,000 zaasigalayo ku mmotoka nnamba UBA 063J gye yagula.

EBIRALA KU BRYAN WHITE

  1. Bryan White bamututteko emmotoka ye n'atunula ebikalu

  2. Bryan White bamuwadde ennaku 14 okwewozaako ku musango gw'obukadde 135 ezimubanjibwa

  3. Mukula atutte Bryan White mu kkooti lwa bbanja

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...

Minisita Kiyimba, Noah Kiyimba ng’akwasa omuyizi Andrew Maseruka eyasinze banne ku ttendekero lya Universal Institute Of Graphics & Technology Ku Sharing Hall e Nsambya.

Minisita Kiyimba akubirizza...

ABAYIZI 110 batikkiddwa mu masomo ga Dipuloma ne satifikeeti mu ttendekero lya Universal Institute of Graphics...