TOP

Bryan White b'azze aneneng'ana nabo

Added 1st October 2019

Bryan White b'azze aneneng'ana nabo

Bryan White b'azze eneneng'ana nabo!

Yasooka kukuubagana ne Jack Bemba ng'agamba oluvannyuma lwa Pemba okumulangira nti okumulangira obutalinyanga ku nnyonyi era byonna byakola yeegomba kubeera nga ye (Jack Pemba) ekitasoboka. Bryan mu kwerwanako bwati bwe yamwanukula;

"Nze ndi ku mulamwa gwa kuyamba Bannayuganda si kulwanira mmeeza mu bbaala".

Olutalo ne Sipapa

Sipapa ne Bryna White nabo n'okutuusa kati tebalima kambugu. Eggulo Sipapa yalumbye Bryan White nti tamumanyi era mu bantu taliiyo.

Olutalo lwasooka kuba mu kuvuganya mu mmotoka. Bryan White ye yasooka okugula Range Rover olwo ne Sipapa naye n'asabuukulula eyiye 

EBISINGAWO:

  1. Bryan White ne Sipapa bongedde okuvuganya kw'ani asinga ekyuma: Jack Pemba abiyingiddemu

  2. Oyo Pemba si sayizi yange era tayinza kubuukira wembuukidde - Bryan White

  3. Bryan White yeeyiyeemu Range Rover Vogue endala n'akontola

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...