
Abavubuka abamanyiddwa okulya obulamu, esswanga n'okumansa ssente abazze bafuna ebizibu n'okuggwamu kuliko;
Mike Ezra: Ono kati ali mu ggwanga lya Kenya era zze attunka n'emisango egitali gimu.
Meddie Ssentongo eyasibwa ne Bad Black. Ssentongo ali mu kweyiiya ate ye Black yazzeemu okufuna Omuzungu amuteekamu ssente era yamuzaalidde n'omwana
Jack Pemba. Ono naye yalaga ku maanyi kyokka olw'amabanja omugagga Godfrey Kirumira yaboowa ezimu ku mmotoka ze. Mu ggwanga takyabeeramu nnyo kyokka ne lwazze oyinza obutamanya nti mwali
Ronaldo Ssemakula: Amayiddwa nga RUBELETO. Abadde yadda mu bizinensi ya mabbaala kyokka kati takyawuulikika.
Katsh Da Bank: Ono asirikidde South Africa gy'abeera kyokka naye ennaku zino ebintu tebimutambulra bulungi
Omugenzi Ivan Sasemwanga naye ajja kulwawo okwerabirwa mu bantu abaali bamansa sente nga abatagyeguya.
EBIRALA........
-
Chagga alumiriza Bryan White okumutabula ne Weasel
-
Bryan White bamututte mu kkooti lwa bbanja lya bukadde 135
-
Omugagga Bryan White adduukiridde essomero lya St. Denis Ssebugwawo SS n'obukadde bw'ensimbi
-
Mmotoka ya Bryan White esse omuntu
-
Jose Chameleone yeewozezzaako ku by'okusala Bryan White ensawo
-
Omuvubuka agambibwa okufera omugagga Bryan White mumawulire bamukutte
-
Abalimi b'e Vvumba Bryan White abawadde ensigo
-
Ogwa Bryan White okukuba omusuubuzi amasasi gwongezeddwaayo
-
Bryan White alaze mwannyina omukwano
-
Omusuubuzi alumirizza Bryan White okugaanira obukadde bwe 135: Bryan White amwanukudde: 'Oyo omusajja ye yanziba'