TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abayimbi baweereddwa bbasale okusoma ku yunivasite

Abayimbi baweereddwa bbasale okusoma ku yunivasite

Added 2nd October 2019

ABAYIMBI basakiddwa bbasale okwongera okusoma ku yunivasite baleme kuddamu kulabibwa nga abalemwa nga y'ensonga lwaki baddukira mu kuyimba.

 Sophie Gombya ng'afuna ebiwandiiko okuva eri omwogezi wa yunivasite ya St.Lawrence

Sophie Gombya ng'afuna ebiwandiiko okuva eri omwogezi wa yunivasite ya St.Lawrence

Bya IGNATIUS KAMYA

ABAYIMBI basakiddwa bbasale okwongera okusoma ku yunivasite baleme kuddamu kulabibwa nga abalemwa nga y'ensonga lwaki baddukira mu kuyimba.

Bw'abadde ayanjula enkolagana ekibiina ekigatta abayimbi gye kyakoze ne yunivasite ya St.Lawrence ku National Theater Pulezidenti w'abayimbi, Sophie Gombya yagambye nti alina essuubi nti abayimba bakuganyulwa mu nteekateeka eno.

Ggombya era yasabye abayimbi okwettanira omukisa guno ogubaweereddwa basobole okwongera ku buyigirize bwabwe era balabike ng'abantu abasobola okutuula ne bateesa n'abantu b'obuvunaanyizibwa.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...