TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba People Power bagobaganye ne Poliisi e Kawempe

Aba People Power bagobaganye ne Poliisi e Kawempe

Added 10th October 2019

WABADDEWO embeera ey’obunkenke e Kawempe poliisi ng'eyambibwako aba LDU bwe baabadde bagumbulula abawagizi b’ekisinde kya People Power.

 Meeya Sserunjogi (mu ttaayi emmyufu) ne banne nga bagumbye ku kitebe kya Poliisi e Kawempe.

Meeya Sserunjogi (mu ttaayi emmyufu) ne banne nga bagumbye ku kitebe kya Poliisi e Kawempe.

Bya Reginah Nalunga

WABADDEWO embeera ey'obunkenke  e Kawempe poliisi ng'eyambibwako aba LDU bwe baabadde  bagumbulula abawagizi b'ekisinde kya People Power.

Aba People Power nga bkulembeddwaamu meeya w'e Kawempe, Emmanuel Sserunjogi baakedde ku poliisi nga baagala eyimbule bannaabwe omukaaga abakwaatiddwa ku Lwokubiri lwa wiiki eno.

Abaakwaatibwa baggyibwa ku ofiisi y'ekitebe kya munisipaali y'e Kawempe bwe baali bagenze okusisinkana Sserunjogi mu kisenge omuteesezebwa.

Embeera eno eviiriddeko entambula y'emirimu okusannyalala ku luguudo lwa Bombo Road.

 kitebe kya oliisi e awempe awagambibwa okuba nga gye baasibidde aba eople ower Ekitebe kya Poliisi e Kawempe awagambibwa okuba nga gye baasibidde aba People Power.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono