TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Maneja wa Rema ayogedde ku biriwo: 'Rema yayisiddwa bubi ku bigambo bya Muzaata'

Maneja wa Rema ayogedde ku biriwo: 'Rema yayisiddwa bubi ku bigambo bya Muzaata'

Added 13th October 2019

Maneja wa Rema, Geoffrey Kayemba yategeezezza Bukedde eggulo nti Rema yayisiddwa bubi kubanga “mwenna nga bwe mumanyi Muzaata, tewali ayinza kumuwa bya kwogera.

 Rema ng'abuuza ku Muzaata. Mu katono ye Kenzo

Rema ng'abuuza ku Muzaata. Mu katono ye Kenzo

Maneja wa Rema, Geoffrey Kayemba yategeezezza Bukedde eggulo nti Rema yayisiddwa bubi kubanga "mwenna nga bwe mumanyi Muzaata, tewali ayinza kumuwa bya kwogera.

Rema teyategedde Muzaata by'agenda kwogera ate yabadde tayinza kumukomako kubanga yabadde mugole".

Ate ye sentebe w'akakiiko akategeka emikolo gya Rema, Issa Musoke yagasseeko nti Muzaata muntu mukulu ate mu buwangwa bwaffe omukulu tasobya.

Muzaata bw'aba yalabye nga waliwo ebitaagenze bulungi ne yeetonda, ebyo tubireke tugende mu maaso.

N'agamba nti aba Rema eby'okukyala baabimaze kati amaanyi bagatadde ku kutegeka kwanjula okw'okubaawo nga November 14.

Era Rema bwe yamaze omukolo n'awummulamu ennaku bbiri, wiikendi eno ali ku mulimu ng'ayimba ku mikolo Ku ngeri Rema gy'ayisibwamu ebyogerwa ku mukolo gwe okuli abakozesa ebyabaddewo okumumalamu amaanyi, Issa Musoke yagambye nti Rema alina ttiimu y'abakugu abamubudaabuda n'aboogera naye buli bwe balaba nga kyetaagisizza okumuteekateeka n'okumuyisa mu mbeera yonna.

Rema ategese obukadde 200 ez'omukolo gw'okwanjula
Okukyala kwa Rema Namakula mu bifaananyi
Omukolo gw'okukyala kwa Rema mu bujjuvu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakugu nga bakebera abavubuka.

Abavubuka babaleetedde akuu...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu n'abakungu mu kitongole kya Amerika ekya PEPFAR ne gavumenti batongozza...

Bazadde ba Amos Ssegawa 15, okuli Hajarah Nakitto ne taata we omuto Meddie Ssemugenyi nga bannyonnyola ow’akakiiko k’eddembe ly’obuntu Juliet Logose engeri gye baatemuddemu omwana waabwe.

Be battidde abantu baabwe m...

MAAMA w'omuyizi wa Lubiri SS- Buloba, Amos Ssegawa 15, eyakubiddwaa essasi ng'ayita mu kibuga wakati mu kwekalakaasa...

Abamasaaba okuva mu disitulikiti ya Sironko ne Bulambuli abaayanirizza Pulezidenti Museveni ku ssomero lya Masaba SSS.

Obujiji n'okubinuka mu kamp...

Kwabadde kubinuka wonna mu ggwanga ng'abeesimbyewo ku bwapuledidenti banoonya akalulu. Bano abawagizi baabwe baabalaze...

Bobi Wine ne mukyala we Barbi e Kiboga.

Balabudde abaserikale abatu...

AB'EDDEMBE ly'obuntu balabudde nti bagenda kuwawaabira abaserikale abatulugunya abeesimbyewo, buli muserikale bagenda...

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...