TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo ne Sheikh Muzaata

Ab'e Kibuli boogedde ku bya Kenzo ne Sheikh Muzaata

Added 15th October 2019

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w’omuzikiti gw’e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza olukiiko balabe eky’okukikolera.

Sheikh Abdul Salaam Mutyaba Imaam w'omuzikiti gw'e Kibuli yagambye bakyetegereza ebya Kenzo era bagenda kutuuza olukiiko balabe eky'okukikolera.

Ate amyuka Supreme Mufti, Sheikh Muhamood Kibaate yagasseeko nti bagenda kubaako kye boogera eri eggwanga mu bbanga ttono ku bya Kenzo ne Muzaata nga tebinnasajjuka.

Poliisi egobye aba Kenzo mu kwekalakaasa

Eggulo abawagizi ba Kenzo nga 10 poliisi yabazingizza nga baweta okwambuka ku muzikiti gw'e Kibuli ne babuna emiwabo.

Baabadde bakutte ebipande ebisaba Muzaata okwetondera ‘Super Star Kenzo', nti tebayinza kufiirwa muntu waabwe kubayimbira olw'omuntu omu.

Wabula bano olwalabye Poliisi ne badduka, n'ebipande ebimu ne babisuula mu luguudo.

EBIRALA KU MUZAATA ATEERYA NTAMA!

Muzaata bamutaddeko akazito ku musomesa gwe yakubye
Ebya Sheikh Nuuhu Muzaata biranze abasiraamu bamugobye e Butambala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu