TOP

Ab'e Mbarara bazimbye Ekkanisa ey'omulembe

Added 15th October 2019

Ssaabalabirizi Stanley Ntagali yagenda okugiggulawo nga Pulezidenti Museveni yasubirwa okuba omugenyi omukulu.

 Ekkanisa eyazimbiddwa e Mbarara

Ekkanisa eyazimbiddwa e Mbarara

ABAKRISITAAYO   b'omu kibuga Mbarara mu Bulabirizi bwa Ankole bali mu keetaalo nga beetegekera okuyingira ekkanisa yaabwe ey'omulembe ku mukolo ogw'okubaawo nga October 20.

Ssaabalabirizi Stanley Ntagali yagenda okugiggulawo nga Pulezidenti Museveni yasubirwa okuba omugenyi omukulu.

Omulimu gw'okuzimba ekkanisa eno gukulirwa Fred  Kafoko  ne Ssaabadinkoni  Can. Nathan Bob Mwesigwa abaagambye nti kkanisa ezimbiddwa Abakrisitaayo b'e Mbarara nga pulezidenti yabawa obukadde 500 ezisigadde

Abakrisitaayo ne bazisonda mu mitendera egy'enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...

Nnawasa omubanda n'antamya ...

NZE Naboth Nuwagira, 27, mbeera Kitintale. Obulamu bwange bwonna eby’abakyala saabiwanga nnyo budde nga nnoonya...