TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata

Added 17th October 2019

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

 abavubuka nga bakola effujjo ewa Muzaata

abavubuka nga bakola effujjo ewa Muzaata

Abawagizi b'omuyimbi Eddy Kenzo bongedde okutabukira Sheikh Nuhu Muzaata.

Leero balumbye amaka ge agasangibwa Keti Falawo e Kawempe gye beekalakaasirizza n'okukola effujjo.

 abavubuka nga bamansa piraawo ewa uzaata abavubuka nga bamansa piraawo ewa Muzaata

Bagenze n'omuccere gwa piraawo n'ebifi by'ennyama bye bamansizza ku geeti ye nga bwe bamulangira nti "Muzaata kirabika piraawo gwe bakugabula ku mikolo y'akutabula nodda mu kuvuma abantu kati wuuno tumukuleetedde n'ennyama ovve ku Kenzo."

 owa poliisi akuuma ewa uzaata ngafulumye okulaba ekituusewo owa poliisi akuuma ewa Muzaata ng'afulumye okulaba ekituusewo.

Abavubuka bano nga bakulembeddwamu Muhammadi Nsubuga, Tomas Bagonza ssentebe wa L.1 mu Katanga ne Elias Katongole abeeyise abawagizi ba Kenzo era abalwanirizi b'eddembe bagamba nti Muzaata okug'aana okwetondera Kenzo kye kibawaliriza okwekalaakasa mu mbeera eno.

Batisatisizza nti singa teyeetonda bagenda kukola ekisingako wano.

 

Agambibwa okuwoowa Kenzo ne Rema abyegaanye

 

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by'okujolonga Kenzo

 

Omukolo gw'okukyala kwa Rema mu bujjuvu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....