TOP
  • Home
  • Amawulire
  • URA eggaddewo SkyLight Arcade abasuubuzi ne bakonkomala

URA eggaddewo SkyLight Arcade abasuubuzi ne bakonkomala

Added 18th October 2019

WAABADDEWO akassattiro mu kibuga abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya Sky Light Arcade bwe baasanze ng'amaduuka gaabwe gasaliddwaako abaseerikale n'obupande obubalagira obutaddamu kukkakalabizaawo paka nga bananyini kizimbe bamaze okusasula omusolo gwa URA.

Amaduuka ku SkyLight Arcade agaggaddwa.

Amaduuka ku SkyLight Arcade agaggaddwa.

BYA LAWRENCE MUKASA

WAABADDEWO akassattiro mu kibuga abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya Sky Light Arcade bwe baasanze ng'amaduuka gaabwe gasaliddwaako abaseerikale n'obupande obubalagira obutaddamu kukkakalabizaawo paka nga bananyini kizimbe bamaze okusasula omusolo gwa URA.

 

Ekizimbe kya Sky Light Arcade kya muggagga ategerekese nga Muhammed Ziwa era nga kigambibwa nti aba URA bamubanja obukadde obusoba mu 500 era nga zino zezisasulwa banNanyini bizimbe mu Kampala eza ''Property Rent Taxe'' nga kigambibwa nti zino Ziwa azze azebalama okuzisasula.

 baserikale basiibye bakuuma ekizimbe Abaserikale basiibye bakuuma ekizimbe.

 

Leero ab'ekitongole kya URA basazeeko ekizimbe kye era n ebayungula abawanvu n'abampi nga tewali musubuuzi akirizibwa ku kizimbe kino, ekitadde bannakibuga ku bunkenke nga beebuuza ekiddako.

Bbo abasubuuzi ababadde tebasalikako musale basabye gavumenti eveeyo ebayambe ku ba URA olwokubonereza bbo abapangisa abasasula emisolo gyabwe.

 masuuka amaggale Amasuuka amaggale

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ttiyaggaasi ng'anyooka.

Ttiyaggaasi anyooka e Kyege...

Pulezidenti w'ekibiina kya NUP, okunoonya akalulu e Kyenjojo, Kyegegwa ne Fort Portal tekunnaba kumutambulira bulungi...

Fr. Mayanja bwe yabadde akwasa Kyagulanyi Sappule oluvannyuma lw’okusaba. Tunuza kkamera y’essimu yo mu kalambe olabe vidiyo.

Faaza awadde Kyagulanyi eby...

BWANAMUKULU w'e Lubaga Fr. Achilles Mayanja akwasizza Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) kye yayise ebyokulwanyisa by'anaakozesa...

Bannaddiini bambalidde abee...

BANNADDIINI bongedde okuvumirira effujjo eryeyolese mu kunoonya akalulu ne balabula abakozesa olulimi oluyinza...

Museveni ng'aggulawo akatale k'e Soroti.

Abatasiima bye nkoze mbeewu...

PULEZIDENTI Museveni asekeredde abooludda oluvuganya olw’okulemererwa okusiima ebirungi by’akolesde eggwanga ne...

Abasawo nga balaga omusajja engeri y'okukozesaamu enkola eno.

Batongozza enkola y'okukebe...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu nga bali n'abakugu okuva mu kitongole kya America ekya  PEPFAR wamu ne gavumenti...