TOP

Abasiika chapati babiri baweeereddwa obutwa

Added 21st October 2019

Abasiika chapati babiri baweeereddwa obutwa

ABATUUZE ku kyalo Maganjo A, mu Ggombolola ye Nabweru mu disitulikiti ye Wakiso bagguddemu eky'ekango abavubuuka babiri abasiika kyapati mu kitundu kino webasangiddwa nga balidde emmere etebereza okubaamu obutwa wabula nga omu asangiddwa ng'afudde ate omulala abatuuze ne bamuddusa mu ddwaliro ng'ataawa.

Emmanuel Ssande yasangiddwa ng'afiridde ku bulili bwe wabula munne gw'abadde asula naye mu nyumba ayitibwa James Ogara asangiddwa ng'ataawa oluvannyuma ly'okusangibwa mu nyumba mwe babadde basula nga baziyidde wabula kino kiwakanyizza abatuuze nga bagamba nti kyandiba nga balidde obutwa obwabaviriddeko okufuna obuzibu.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...