TOP

Lwakataka bamusibye lwa kusaalimbira ku ttaka

Added 24th October 2019

Omulamuzi w'eddaala erisooka mu kkooti asazizaamu okweyimirirwa kw'omuvuzi w'emmotoka z'empaka, Posiano Lwakataka ne munne Fred Higiro ku misango gy'okwonoona n'okusalimbira ku ttaka lya Mzeei George William Kawooya erisangibwa ku kyalo Kiwanga Lwadda mu divizoni y'e Goma.

Bya Eric Yiga
 
Omulamuzi w'eddaala erisooka mu kkooti asazizaamu okweyimirirwa kw'omuvuzi w'emmotoka z'empaka, Posiano Lwakataka ne munne Fred Higiro ku misango gy'okwonoona n'okusalimbira ku ttaka lya Mzeei George William Kawooya erisangibwa ku kyalo Kiwanga Lwadda mu divizoni y'e Goma.
 
Ono abadde alabiseeko mu kkooti y'omulamuzi Patience Koburuga ku musango guno gwavunaanibwa n'abarala 8 wabula nga ye atuuse kikerezi ekiwalirizza omuwabi wa gavumenti okusaba omulamuzi asazeemu okweyimirirwa kwe asobole okukuuma obudde naye kyakkaanyizza nakyo bwatyo n'amusindika ku alimanda mu kkomera e Kauga okutuusa nga November 7,2019.
 
Wabula Lwakataka yegayiridde omulamuzi okumusonyiwa kuba abadde mu ddwaaliro ng'avunaana bujanjabi era wanno omulamuzi amulagidde abiteeke mu buwandiike era we bwawungeeredde ng'atwalidwa mu kkomera e Kauga.
 
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...