TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Butcherman ne Catherine Kusasira bagudde mu bintu ewa Museveni

Butcherman ne Catherine Kusasira bagudde mu bintu ewa Museveni

Added 26th October 2019

Butcherman ne Catherine Kusasira bagudde mu bintu ewa Museveni

 Catherine Kusasira ne Buthcher Man

Catherine Kusasira ne Buthcher Man

ABAVUBUKA balambuzza pulezidenti Yoweri Museveni ebifo gye babeera ebyakazibwaako erya Gheto e Katwe gye bigweredde ng'abawadde ebifo ebisava mu ofiisi ye bamuyambeko okukwataganya banne mu mirimu gy'enkulaakulana.

 Gwe bamwanjulidde nga pulezidenti wa Gheto omuyimbi Mark Bugembe eyakazibwako erya BUCHERMAN amuwadde ekifo mu ofiisi ye nga omuwabuzi we ow'enjawulo ku nsonga za Gheto.

Eyategese omukolo omuymbi Catherine Kusaasira naye omuwadde ekifo nga kati ye muwabuzi we omukulu ku nsonga za Kampala era pulezidenti n'atebeeza nti ebifo bya Gheto yeyabisookamu kyokka mu biseera by'edda nga biyitibwa bifo bya Bawejjere.

Omulimu gwokukwanaganya abawejjere yali yagukwasa eyali Katikkiro Amama Mbabazi kyokka teyagukola bulungi era bweruba Lusuku lwazika nga kati Catherine Kusaasira amuyambye okuddamu okulusambula era naye akomyewo mu bantu be.

Omukolo gubadde Katwe mu kikko nga gwetabiddwaako abavubuka abenjawulo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....