TOP

Palamenti eddamu okutuula leero

Added 29th October 2019

Ezimu ku nsonga ezisuubirwa okuteesebwako kuliko ensonga ya yunivasite y’e Makerere abayizi gye bawezezza wiiki nga beekalakaasa nga bawakanya eky’okwongeza ebisale.

 Sipiika Rebecca Kadaga

Sipiika Rebecca Kadaga

PALAMENTI ya Uganda eddamu leero (Lwakusatu) okutuula oluvannyuma lw'omwezi mulamba ng'ewummudde.

Ezimu ku nsonga ezisuubirwa okuteesebwako kuliko ensonga ya yunivasite y'e Makerere abayizi gye bawezezza wiiki nga beekalakaasa nga bawakanya eky'okwongeza ebisale.

Basuubirwa okwogera ne ku  ttemu eriri mu ggwanga era sipiika Rebecca Kadaga y'asuubirwa okukubiriza olukiiko lw'akawungeezi ka leero.

Palamenti era esuubirwa okufuna lipooti  ku nnongoosereza mu mateeka g'ebyokulonda okuva mu kakiiko akakola ku nsonga z'amateeka akukubirizibwa Jacob Oboth Oboth (West Budama South). 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...