TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bannakatemba Vinka asazeeko ab'e Nalya beebugira ngule

Bannakatemba Vinka asazeeko ab'e Nalya beebugira ngule

Added 1st November 2019

Bannakatemba Vinka asazeeko ab’e Nalya beebugira ngule

 Mariam Ndagire

Mariam Ndagire

EBIBIINA bya Katemba mukaaga byebugira ngule ya muzannyi wa katemba asinga mu mpaka za ‘‘ The Theatre and Performing Arts Festival''. Zitegekeddwa ekibiina kya Theatrical Association of Uganda ne Mariam Ndagire Film and Performing Art Centre.

Zaakwetabwamu aba Sky Entertainments Bannamasaka, Hirizon Motion Films, Oceans Entertainment, G One Unit, Lams Production ne Streamline Entertainment.

Ndagire yategeezezza nti empaka zino zaatongozebwa mu May nga bazze basunsulamu okutuusa ku bagenda mu mpaka ez'akamalirizo. Zaakubeerawo wakati wa November 4, ne 10 ku Bat Valley Theatre.

Ndagire yagambye nti ekigendererwa ky'empaka zino kwe kuwa abazannyi omukisa okufuna obukugu mu bya firimu n'okutondawo emirimu. Abanaasinga baakufuna satifikeeti n'emitwalo 50. Firimu eneesinga omutindo yaakufuna engule ne 1,000,000/-

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Nabakooba

Abawala b'amassomero abafu...

OMUWENDO gw’abaana abato abafuna embuto mu kiseera ky’omuggalo gw’okwerinda obulwadde bwa ssenyiga gweyongedde...

Wakiso Giants esudde 2

WAKISO GIANTS FC mu liigi ya babinywera esazizzaamu endagaano z’abasambi babiri ezibadde zibuzaako emyaka ebiri...

Janet Museveni asimbudde tt...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asibiridde entanda ttiimu y’eggwanga ey’abaddusi bw'abade agisimbula...

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...