TOP

Juice Jussy bamutikkidde

Added 4th November 2019

Omuyimbi Juice Jussy emisomo agikubye oluku mu mutwe

 Juice Jussy (ow'okubiri ku kkono) ne banne abatikkiddwa

Juice Jussy (ow'okubiri ku kkono) ne banne abatikkiddwa

Nga bwe bagamba nti sossolya bw'atafa atuuka ku lyengedde, lyabadde ssanyu jereere ng'omuyimbi Juice Jussy amalirizza emisomo gye mu by'emisono.

Jassy eyakuyimbira y'omu ku bayizi abatikkiddwa mu bye misono (fashion and Design) ku ttendekero ly'ebye mikono UYDEL e Bwaise.

Wakati mu ssanyu yagambye ne yeewaana nti "ekkalaamu terimba kati mulindirire bibala.."

 uice ussy nga agabula abantu keeki Juice Jussy nga agabula abantu keeki.

Agamba amaanyi n'obudde obusinga abadde abumala mu kusoma naye kino ke kiwedde kati ye ssaawa asumulule omuziki.

Okukakasa kino, Jassy y'omu ku basanyusizza bayizi banne ku mukolo nga batikkirwa yabakubye emiziki egyabacamudde.

Yeebazizza emikwano gye abamubeereddewo kubanga waliwo ekiseera we kyatuuka nga azitowereddwa kyokka bano be babadde bamuzaamu amaanyi

Agamba nti okusinzira kubya somye alina ekirooto ekyokutandikawo ekifo wakolera n'okutunda emisono gy'engoye ssaako saluuni era akubiriza abavubuka okwetanira eby'emikono.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...