TOP

Abaliko obulemu beesunga kuyita P7

Added 5th November 2019

Pofia Amumpiire ng’ono atambulira mu kagaali eyasangiddwa ng’ava okukola ekigezo ky’okubala yagambye nti talina kubuusabuusa ebigezo ajja kubiyita era ayagala kubeera dokita.

 Amumpire ng'ava okukola ebibuuzo bya P7

Amumpire ng'ava okukola ebibuuzo bya P7

ABAYIZI abaliko obulemu abasomera mu Tukore Davide   mu ggombolola y'e Nyakayojo e Mbarara abaakoze ebigezo bya P7 bagamba nti embeera gye balimu tejja kubalemesa kusoma n'abamu okufuuka badokita.

Pofia Amumpiire ng'ono atambulira mu kagaali eyasangiddwa ng'ava okukola ekigezo ky'okubala yagambye nti talina kubuusabuusa ebigezo ajja kubiyita era ayagala kubeera dokita.

Amumpiire yagambye nti ayagala kugenda mu ssomero eryamaanyi nga kino kijja kumuyamba okutuukiriza ekirooto kye eky'okubeera dokita ajjanjabe abantu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...