TOP

Ab'omu Ghetto bawanda muliro ku Butchaman

Added 6th November 2019

ABARASITA b’omu Ghetto batabuse, beetemyemu ku bukulembeze bwa Butcherman.

ABARASITA b'omu Ghetto batabuse. Beetemyemu ku bukulembeze bwa Butcherman, Pulezidenti Museveni gwe yalangiridde gye buvuddeko nga ye Pulezidenti w'omu Ghetto n'amuwa n'omulimu.
 
Abarasita baagambye nti bo bamanyi Kabaya nga pulezidenti w'omu Ghetto kyokka ne bawa Butcherman amagezi okulya omusimbi gwe baba bamuwadde.
 
Bino baabyogeredde mu lukuηηaana lwe baakubye mu Ghetto y'omu Kisenyi ku Ssande.
 utcherman Butcherman

 

Baabadde bakulembeddwaamu omuyimbi Nick Rasta eyeeyita Ghetto King. Ono abadde yaakadda okuva e South Africa gye yawangulidde engule y'okukuba omuziki era bwe baamutegeezezza ku mawulire g'okuwamba mukama we Kabaya n'atabuka.
 
‘Pulezidenti wa Ghetto amanyiddwa ye Kabaya kale kibeera kikyamu abantu nga Kusasira
ne Full Figure abatamanyi bya Ghetto okuwabya omukulembeze w'eggwanga ne bamulaga Butcherman atali mutuufu.
 
Kikyamu nnyo okweyita kyotali. Kabaya yagambye nti Butcherman abeere eyo
mu ofiisi ze naye tageza n'alinnya mu Ghetto kubanga bajja kumuliirayo.
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo