
Sinki eriko n'akatandaalo
Added 7th November 2019
ABANTU gye bakomye okweyongera obungi, n’ebifo ebigazi eby’okuzimbamu tebikyagulika era kati obubudamu busigalidde mu kuyiiya engeri y’okubeera mu kifo ekifunda nga tonyigirizibwa nnyo n’ab’omu maka go. Amaka mangi bwogayingiramu weesanga tebalina wadde ekifo w’osobola okutuula wansi olw’ebintu ebingi ebibeera biteekeddwa mu kifo kyonna. Okugeza ttivvi, leediyo, endabirwamu, emmeeza, entebe ne kabada bisobola okujjuza eddiiro lyonna nga n’okuyitamu okutuuka mu kisenge ogenda weewaganya.
Sinki eriko n'akatandaalo
OMUWABUZI wa Pulezidenti Museveni ku nsonga za Buganda, Robert Ssebunnya avuddeyo n'ayogera ku mbeera y'ebyokulonda...
BANNAKAMPALA basuze mu keetereekerero okulonda Loodi Meeya wabula ekibuuzo ekiri mu bantu kiri kimu: Erias Lukwago...
ABATUUZE mu disitulikiti y'e Mayuge n'abakulembeze boogedde lwaki Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP...
EMIZANNYO gizze gigwamu ebikangabwa eby'amaanyi ne mufiiramu abazannyi. Ebimu ku bino bwe bubenje bw'ennyonyi okugeza;...
BANNABUDDU n'abava e Gomba essanyu katono libaabye eggulo, ttiimu zaabwe bwe zeesozze semi y'empaka z'omupiira...