TOP

Bayiye kaasi mu kwanjula kwa Julie Angume

Added 7th November 2019

Abantu balaze Julie Angume omukwano bwe bajjumbidde olukiiko oluteekateeka omukolo gwe ogw'okwanjula ne bamuwa ne ssente.

 Julie (ow'okubiri ku ddyo) n'abamu ku mikwano gye

Julie (ow'okubiri ku ddyo) n'abamu ku mikwano gye

Enkiiko ezitegeeka omukolo omuyimbi Julie Angume amanyiddwa nga Julie heartbeat kw'agenda okwanjulira omusajja we omupya Samuel Ssekajugo Musoke nga December 12, 2019 e Kiboga zitandikidde mu ggiya,

Abawagizi bayiise mu lukiiko olusoose ne basonda n'okwetema  ssente  omugatte obukadde30 nga kuzino obukadde 4 zaasondeddwa mu buliwo.

 ulie nomusajja we omupya usoke Julie n'omusajja we omupya Musoke.

Kino Julie kyacamudde nabategezza nga naye bwatagenda kubayiwayo agenda kufumbiraddala awatali kunoba

"Mundaze omukwano naye nange mbasuubiza nti ngenda baagalira Musoke atuuke n'okuyita abewaabwe abagambe nti ddala ono omwana alina laavu."

 ayima ayogera ne ssa usoke ku ddyo Kayima (ayogera) ne Issa Musoke ku ddyo.

Kuno yagasseko nti "mbakakasa kakike ki oba ki ne bwe wanajja ani sigenda kunooba, Julie maliridde okufumirwa"

Ssentebe w'olukiko olutegeeka omukolo, eyaali omwogezi wa poliisi, Emiliano Kayima yasiimye abantu abeetabye ku mukolo guno n'okusonda ssente bwe yagambye nti Julie mukwano gw'abangi y'ensonga lwaki muzze mu bungi ate temukoma wano mwongere okumuwa ssente n'e Kiboga mumuwereekere.

ulieku kkono ne metulooni we anate irungiJulie(ku kkono) ne metulooni we Janate Kirungi

Ye Hajji Issa Musoke eyabadde ayamba ku Kayima yeebazizza Julie olw'ougumikiriza bw'alaze okutuusa nate bwafunye essanyu.

 ueen florence wakati ne aridah dausi ku ddyo Queen florence (wakati) ne Faridah Ndausi ku ddyo
 ulie ne imon irembewakati Julie ne Simon Mirembe(wakati)
 meria ambalaku ddyo ne muganda we Ameria Nambala(ku ddyo) ne muganda we.
 bano nga babala ssente bano nga babala ssente.
ne bano babaddeyone bano babaddeyo

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...