TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Tamale Mirundi ayogedde ku bya ssente za Museveni: 'Pulezidenti takyalina bwesige mu bakulembeze ba NRM'

Tamale Mirundi ayogedde ku bya ssente za Museveni: 'Pulezidenti takyalina bwesige mu bakulembeze ba NRM'

Added 8th November 2019

Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’amawulire, Tamale Mirundi yagambye nti, kino Museveni kye yakoze si kipya n’agamba nti mu nkola ya demokulase ebintu bwe biti bibeeramu.

Yagasseeko nti, Museveni kyakola kyonna, akikola kwenyweza mu maaso gy'alaga n'agamba nti kati okutuuka ewa Pulezidenti, olina kuyitira mu Kusasira ekintu ekiraga nti, talina bwesige bwonna mu bakulembeze ba NRM mu Kampala n'emiriraano.

"Museveni mugezi yakirabye nti, okusigala nga wa maanyi alina kuteekawo bantu balala abaawukana ku kibiina kya NRM ate abantu kye balina okumanya ebyobufuzi tebyetaaga buyigirize bwa maanyi, ekyetaagisa kukuhhaanya bantu." Mirundi bwe yategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...

Ssaabawandiisi w'ekibiina kya Nrm Justine Kasule Lumumba ng'ayogera mu lukung'aana lwa NRM

Aba NRM bawagidde enkola y'...

EKIBIINA kya NRM kiwagidde enteekateeka y’akakiiko k’ebyokulonda ey’okuwera enkungaana mu kampeyini z’akalulu ka...

Bannakalungu mudduke abatab...

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde...

Ab'ekkanisa ya Shincheonji ...

Ab'ekkanisa ya Shincheonji baweddeyo omusaayi okutaasa Bannnaabwe okirwadde kya Corona