TOP

Abakugu basomesezza abantu ku mateeka g'ettaka

Added 9th November 2019

Abakugu basomesezza abantu ku mateeka g'ettaka

 Abakugu nga beteekateeka okusomesa abantu

Abakugu nga beteekateeka okusomesa abantu

ABANTU abenjawulo babukeerezza nkokola okujja ku kitebe kya Vision Group etwala ne Bukedde okusomesebwa ku bikwata ku snonga z'ettaka.

 Vision Group  ngeri wamu n'ekitongole kya DGF baasalawo okuyamba abantu abazze batawanyizibwa ebintu eby'enjawulo naddala ebyekuusa ku ntaputa y'amateeka era nga ku mulundi guno baleese abakugu mu mateeka agafuga ettaka okukubaganya ebirowoozo mu nkola ey'ekimeeza ssaako n'okuwulira ebizibu ebitawaanya abantu mu nsonga z'ettaka.

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...