TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omwana afiiridde mu nnyanja atadde essomero mu kaseera akazibu

Omwana afiiridde mu nnyanja atadde essomero mu kaseera akazibu

Added 10th November 2019

Omwana afiiridde mu nnyanja atadde essomero mu kaseera akazibu

 Abazadde nga bali ku nnyanja banoonya omulambo gw'omwana waabwe

Abazadde nga bali ku nnyanja banoonya omulambo gw'omwana waabwe

BAZADDE b'omuyizi wa S.4 eyafiiridde mu Nyanja batadde akazito ku bakulira essomero lya Kisubi Mapeere S.S banyonnyole engeri omwana waabwe gye yatuuse ku Nyanja gye yafiiridde.

Daisy Nabukalu ne Frank Magezi abatuuze be Nabweru mu minisipaali ye Nansana baagala abakulira essomero lino babulire engeri omwana waabwe Deo Keezala gye yatuuse ku nnyaja okuliraana bbiici ya Missed Call Entebbe gye yafiiridde ku Lwomukaaga.

Bano basangiddwa e Ntebbe nga bali ku muyigo gw'omulambo gw'omwa waabwe ng'ono okugwa mu nnyaja yabadde agenze kwe ssanyusaamu ne mune Jackson Isingoma.

 

Keezala abadde amaliriza ku Lwakubiri ebigezo bye n'ekigezo kya Kompyuta nga Isingoma yategeezezza nga bwe babuse ekikomera kye ssomero okufula essomero ku ssaawa 10:00ezakawungezi ku Lwomukaaga.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu