TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Halimah Namakula ayogedde ku nsonga ya Rema ne Kenzo omulundi gwe ogusookedde ddala

Halimah Namakula ayogedde ku nsonga ya Rema ne Kenzo omulundi gwe ogusookedde ddala

Added 13th November 2019

Halimah Namakula ayogedde ku nsonga ya Rema ne Kenzo omulundi gwe ogusookedde ddala

 Halimah Namakula

Halimah Namakula

NGA gwe mulundi gwe ogusoose okwogera ku nsonga za Kenzo okwawukana ne Rema, Halima ayogerwako ng'eyali ayagaliza ennyo Rema okuba ne Kenzo era eky'okwawukana kyamuyisa bubi nnyo , yagambye nti kyonna ekyatuukawo wakati w'ababiri bano zaali nteekateeka za Allah ye ng'omuntu talina kye yali asobola kukola.

"Ekisooka Rema gye beekwanira ne Kenzo nze saaliyo, Rema yannyanjulira mulenzi we nga bwe yantegeezezza ne kw'ono omupya.

Ng'abantu muyinza okuba n'enteekateeka eyammwe nga mulina kye mwagala; okugeza abaana bano beekwana nga bato nga basuubira bingi naye ne Allah alina ebibye by'ateekateeka kale tukkirize embeera eyatuukawo.

Kenzo ampa ekitiibwa era nange ngenda kusigala nga mutwala nga mutabani wange kubanga alina omwana ne Rema era simulinaako buzibu naye kati tukkirize Dr. Hamzah y'aliko era Rema musanyufu kubanga yafuna omusajja eyeetegese okukola ebyo by'ayagala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...