TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omwana eyalumbiddwa obulwadde obutategeerekeka yenna n'ayubuka olususu afudde!

Omwana eyalumbiddwa obulwadde obutategeerekeka yenna n'ayubuka olususu afudde!

Added 16th November 2019

OMWANA eyalumbiddwa obulwadde obutategeerekeka yenna n’ayubuka olususu nga ayidde omuliro afudde!

  Faith Nyachwo maama wa Elijah Musasizi ng'amusitudde okumutwala  mu ddwaaliro e Kiruddu.

Faith Nyachwo maama wa Elijah Musasizi ng'amusitudde okumutwala mu ddwaaliro e Kiruddu.

 

Bazadde be baasoose kutabulwa olw'ekirwadde kino ne bamutwala mu ddwaaliro.

Elijah Musasizi 3, omwana wa Wilson Musasizi ne Faith Nyachwo abatuuze b'e Kalagi. Baategeezezza nti omwana waabwe okufuna ekizibu kino baasooka kumugemesa lukusense ng'okuva lwe yagemebwa olususu lwe luzze luyubuka.

Abasawo ku ddwaaliro e Mulago baategeezezza nti ekizibu tekyavudde ku ddagala.

Baamusindise e Kiruddu gye okumwekenneenya gye yafiiridde ku Lwokuna.

Abazadde basobeddwa olw'omwana waabwe okuyubuka

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...