TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bayiiyizza obukodyo bw'okuggya ku bannabyabufuzi ssente

Bayiiyizza obukodyo bw'okuggya ku bannabyabufuzi ssente

Added 18th November 2019

Abamu ku bagenyi abaabaddewo mwe mwavudde abasajja babiri abaakutte obutambaala nga buli munnabyabufuzi asituka okwogera bamusiimuula engatto n’abawaayo ku ssente.

 Omusajja ng'asiimuula engatto z'Omulangira Herbert Kimbugwe ku mukolo.

Omusajja ng'asiimuula engatto z'Omulangira Herbert Kimbugwe ku mukolo.

BULI muntu y'amanyi engeri gy'ayiiyaamu okufuna ssente. Bano baalabye nga bannabyabufuzi bazibu okuggyamu ssente ne bayiiya ng'alongoosa engatto zaabwe era okukkakkana ng'azibaggyemu.

Abasajja bano baasangiddwa ku mukolo gw'ekibiina kya Fight for Elders and Children in Africa (FECA) ekyatikkidde abakyala mu byemikono ng'omukolo gwabadde mu Ssebaggala Zooni e Kawempe nga gwetabiddwaako bannabyabufuzi okwabadde Sulaiman Kidandaala, Muhamood Mutazindwa, loodi kansala wa Kawempe North n'abalala.

utazindwa  ngayogera ngomusajja amulemeddeko u katono ye musajja omulala kyokka olwamaze okusiimuula engatto nakozesa akatambaala ke kamu okwesiimuula entuuyoMutazindwa ng'ayogera ng'omusajja amulemeddeko. Mu katono ye musajja omulala kyokka olwamaze okusiimuula engatto n'akozesa akatambaala ke kamu okwesiimuula entuuyo.

 

Abamu ku bagenyi abaabaddewo mwe mwavudde abasajja babiri abaakutte  obutambaala nga buli munnabyabufuzi asituka okwogera bamusiimuula engatto n'abawaayo ku ssente.

 ‘Anti mugamba abalonzi tusabirizza nnyo ffe tetubasaba katuyite mu bikolwa osanga munaatuwa ku ssente kuba kye tukola batono abasobola okukikola," bwe baategeezezza.  

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...