TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abavunaanibwa okutta Kaweesi beeyanjudde mu kkooti

Abavunaanibwa okutta Kaweesi beeyanjudde mu kkooti

Added 20th November 2019

Nga bakulembeddwa munnamateeka waabwe, Geoffrey Turyamusiima, okuva mu Wameri & Company Advocates beeyanjudde mu kkooti nga bwe baalagirwa.

 Looya w'abawawaabirwa  Baryamusiima ( mu kkooti) ng'ali n'abavunaanibwa ku kkooti.

Looya w'abawawaabirwa Baryamusiima ( mu kkooti) ng'ali n'abavunaanibwa ku kkooti.

Bya James Magara
 
ABASAJJA abasatu abali ku musango gw'okutta  ofiisa wa poliisi Andrew Felix Kaweesi bazzeemu okweyanjula mu kkooti Enkulu.
 
Nga bakulembeddwa munnamateeka waabwe, Geoffrey Turyamusiima, okuva mu Wameri & Company Advocates beeyanjudde mu kkooti  nga bwe baalagirwa.
 
Baakwatibwa oluvannyuma lw'okuttibwa kwa Kaweesi mu 2017. Munnamateeka waabwe Turyamusiima yagambye nti baabadde balina okutuukiriza ekirago ekyabaweebwa kkooti.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nankabirwa ng'asanyusa bato banne

Omuyimbi muzibe asaba kuvuj...

BYA SOPHIE NALULE Angel Nankabirwa ow'emyaka 12 bw'omuwulira ng'ayimba ku muzindaalo odduka mbiro otere esange...

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.

Ekibalo ky'okulima ennyaany...

ENNYAANYA kireme ekyettanirwa abangi olw’okuba kikula mangu ate nga kirina akatale okutandikira ku bantu b’okukyalo...

Basajjabalaba

Ebyapa Basajjabalaba by'ali...

EBYAPA omugagga Haji Hassan Basajjabalaba bye yafuna ku ttaka lya Panda PL e Luzira, bisattiza abatuuze nga bagamba...

Abatuuze nga bagezaako okuzikiriza omuliro

Omuliro gwokezza amayumba 1...

ABATUUZE b’e Kawaala bali mu maziga olw’omuliro ogugambibwa okuva ku masannyalaze okusaanyaawo amayumba agawera...