TOP

Kenzo amaka ge ne Rema agatunda

Added 25th November 2019

Kenzo yayiseeko mu nnyumba eno ku Ssande n’asanga ng’ebintu bingi Rema Namakula yabitwala na ddala ebyo ebyali ebibye okuggyako entebe.

 Amaka ga Kenzo, Rema mwe yavudde.

Amaka ga Kenzo, Rema mwe yavudde.

 ddiro lya enzo awali awaadi zazze awangula Eddiro lya Kenzo awali awaadi zazze awangula.

 

Bya JOSEPHAT SSEGUYA

OLUVANYUMA lwa Eddy Kenzo okudda mu makage e Seguku nga gamutunuulira nga muntu n'alaajana nti ennyumba enzijukiza Rema, asazeewo kugitunda kiggwe yerabirire ddala eyali mukyalawe.

 ddiiro lya enzo Eddiiro lya Kenzo.

Kenzo yayiseeko mu nnyumba eno ku Ssande n'asanga ng'ebintu bingi Rema Namakula yabitwala na ddala ebyo ebyali ebibye okuggyako entebe.

 

Rema eyafumbirwa Dr. Hamza Sebunya, oluvanyuma lwa Kenzo okumuleka mu nnyumba eno emyaka ebiri naye yakaaba nti ennyumba agitya ate akooye okugibeeramu omu.  

 enzo mu kisasi kyenju yaabwe nga bimusobedde Kenzo mu kisasi ky'enju yaabwe nga bimusobedde.

 

Ne Kenzo bwe yazzeeyo kye yakaabye nti atidde okugibeeramu ng'eyali mukyalawe taliimu era emujjukiza bingi nga bwe baagiberangamu ne Rema ng'ekyo kimujjukiza bingi ebya Rema ty'atandiyagadde kujjukira mu kadde kano.

 

Kati ensonda zigamba nti Kenzo ennyumba eno yandiba ng'agitunda era waliwo n'abagagga abamu abaakitegeddeko nga kati begyesalizaako.

 Kenzo yasanze Rema ttivvi yagitwala.

Kenzo yategeeza nga bwe yagigula obukadde 500 naye ng'essaawa eno abalirirwamu ssente ezigenda mu kawumbi.

 

 

 maka gano nga bwe gafaanana ebweru waago Amaka gano nga bwe gafaanana ebweru waago.

 

Rema bwampita ku mikolo ng'enda - Kenzo
Agambibwa okuwoowa Kenzo ne Rema abyegaanye

Agambibwa okuwoowa Kenzo ne Rema abyegaanye

 

Embeera ya Rema ne Kenzo erekedde abawagizi baabwe ebibuuzo

 

Rema afunyeyo ebimusanyusa ng'ekivvulu bwe kimuwuuba

Rema afunyeyo ebimusanyusa ng'ekivvulu bwe kimuwuuba

 

Rema yasoose kukolebwako mikolo gya buwangwa okwanjula Hamza

Rema yasoose kukolebwako mikolo gya buwangwa okwanjula Hamza

Ani nnannyini lubuto lwa Rema Namakula?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabalabirizi Kazimba ng’abuulira mu kusaba eggulo.

Abaawanguddwa temwekwasa ba...

SSAABALABIRIZI w'ekkanisa ya Uganda, Dr. Stephen Kazimba Mugalu asabye baminisita ba Pulezidenti Museveni abaawanguddwa...

Ababaka ba NUP abaalondeddwa; Muhammad Ssegiriinya owa Kawempe North (ku kkono), Seggona owa Busiro East,Mathias Mpuuga ne Abdala Kiwanuka (ku ddyo) bwe baabadde bagenda okwogerako ne bannamawulire.

Aba NUP bafunye obujulizi b...

ABAMU ku bakulembeze ba NUP n'ababaka abaawangudde akalulu bategeezezza nga bwe balina obujulizi mu bitundu byabwe...

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...