TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ekikwekweto kya poliisi kiyodde abeekweka mu mwala

Ekikwekweto kya poliisi kiyodde abeekweka mu mwala

Added 27th November 2019

Yagambye nti ababba abantu beefuula abatundira ku mabbali g’oluguudo nga bwe balabiriza be babeera baagala okunyaga.

 Abamu ku baakwatiddwa mu kikwekweto.

Abamu ku baakwatiddwa mu kikwekweto.

POLIISI ekoze ekikwekweto mu Kampala n'ekwata abavubuka 13 abagambibwa nti be bamu ku babadde bateega abantu ne bababba n'oluvannyuma ne badduukira mu mwala gw'e Nakivubo.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano Luke Owoyesigyire yagambye nti ekikwekweto kino kyakoleddwa abaserikale okuva ku poliisi y'oku mwala nga baakulembeddwa ASP Consulata Kasule.

Yagambye nti ababba abantu beefuula abatundira ku mabbali g'oluguudo nga bwe balabiriza be babeera baagala okunyaga.

Yategeezezza nti ebikwekweto eby'okugogola Kampala byatandise mu nkola gye baatuumye ‘ TOKOLA'. Abamu ku baakwatiddwa ye; Kizito Ssejuko, Brian Arinanitwe, Samuel  Muwanguzi, Ojede Sam, Moses Okati,  Nichalas Nbutera ne David Osede.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...