TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abatulugunyizibwa mulondole emisango gyamwe ku poliisi - Ochom

Abatulugunyizibwa mulondole emisango gyamwe ku poliisi - Ochom

Added 27th November 2019

Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera poliisi Edward Ochom ye yasabye abantu ku mukolo gw’okutongoza ennaku16 ezikwata ku kulwanyisa ebikolobero ebituusibwa ku bakazi n’abaana abawala.

Ochom ng'alamusa omubaka wa Sweden Per Lindgarde ku mukolo gw'okulwanyisa okutulugunya abakazi n'anaana abawala.

Ochom ng'alamusa omubaka wa Sweden Per Lindgarde ku mukolo gw'okulwanyisa okutulugunya abakazi n'anaana abawala.

POLIISI esabye abantu ababa batuusiddwako ebikolobero ng'okutulugunyizibwa balondoole emisango gyabwe.
 
 Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera poliisi Edward Ochom ye yasabye abantu ku mukolo gw'okutongoza ennaku16 ezikwata ku kulwanyisa ebikolobero ebituusibwa ku bakazi n'abaana abawala.
 
Yagambye nti ekisinze okulemesa emisango egyekuusa ku kutulugunya n'okulinnyirira  eddembe ly'abakazi okugenda mu maaso be babeera batuusiddwaako ebikolobero bino okulemererwa okugirondoola ne bazuula okunoonyereza we kutuuse.
 
Yagambye nti wadde poliisi erina okusoomoozebwa yasobola okutwala emisango 1,396 mu kkooti abaagyenyigiramu ne bavunaanibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...