TOP

Liigi ya Uganda eya Rugby etandise nabbugumu

Added 3rd December 2019

Liigi ya Uganda eya Rugby etandise nabbugumu

Bya SILVANO KIBUUKA

Liigi ya Super eya Rugby Etandise:

Hima Heathens 06-00 Betway Kobs

FT Buffaloes 12 - 22 Mongers

Pirates 12 - 00 Rhinos

Impis 10 - 17 Warriors

Ekibinja kya wansi:

Sailors 22 - 00 Kifaru

Hippos 10 - 06 Rams

Pacers 33 - 06 Rams 2

Stallions 8 - 03 Boks.

Liigi ya Rugby aba Hima Heathens bagitandise na buwanguzi bwe bameze Betway Kobs ku bugoba 06-00 mu luzannya olwagguddewo sizoni ku kisaawe kya Kyadondo.

Kobs eyawangula Uganda Cup yalemeddwa okuzannya omupiira gw'ekiro ku bitaala mu kisaawe ekibadde kijjudde ebitoomi olw'enkuba etonnya obutasalako sizoni eno.

Guno gwe mupiira ogusoose mu liigi eyakyusizza erinnya okuva ku Nile Special Rugby League okudda ku Nile Special Stout kapiteeni wa Heathens Michael Wokorach n'agumya abawagizi nti beetegese okweddiza ekikopo.

Mu mirala egyazannyiddwa Toyota Buffaloes baatyoboddwa Plascon Mongers okuva e Ntebe eyabakubye ku bugoba 22-12.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasuie ng’assa omukono ku ndagaano.

Musaayimuto wa SLAU yeesung...

KAPITEENI wa St. Lawrence University (SLAU) mu Pepsi University League, Ibrahim Kasule amanyiddwa nga ‘Owen Baba...

Kyambadde ng’asiba omupiira. Ku ddyo bw’afaanana kati.

Eyali ssita wa KCC ne Crane...

BULI lw’okoona ku linnya lya Ibrahim Sekaggya, Abubaker Tabula, Wilber Musika n’abalala, Willy Kyambadde ayunguka...

Ssenninde

Ssita wa Crested Cranes yee...

OMUZIBIZI wa ‘Crested Crane’ ttiimu y’eggwanga ey’omupiira mu bakazi Jean Namayega Sseninde ayabulidde Queens Park...

Omugenzi Waiswa. Ku ddyo ye Nnaalongo

Poliisi eggalidde Nnaalongo...

SSAALONGO ow’abakyala omunaana, puleesa zimukubye n’afiirawo nga poliisi eggalidde omu ku bakyala be mu kaduukulu....

Abamu ku ba saluuni abaakwatiddwa nga batuusibwa ku poliisi ya CPS.

Poliisi yeezoobye n'abaggud...

POLIISI ekoze ekikwekweto n’ekwata abakazi ababadde basiba n’okukola enviiri, ku kizimbe kya Gazaland ne Equatorial...