TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Wobulenzi , Luwero , Kaweweta n'ewalala baakufuna ebibangirizi by'amakolero

Wobulenzi , Luwero , Kaweweta n'ewalala baakufuna ebibangirizi by'amakolero

Added 3rd December 2019

Wobulenzi , Luwero , Kaweweta n'ewalala baakufuna ebibangirizi by'amakolero

Ebibangirizi ebigenda okukolebwaako kuliko; Wobulenzi, Kaweweta, Luwero,Kapeeka, Mbale ne Sukulu okumpi n'e Tororo. Ensimbi zigenda kuva mu bbanka y'e China emanyiddwa nga Indistrial and Commerncial Bank of China.

Akola ng'akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusasaanya amawulire ga gavumenti ekya Media Centre , Dennis Katungi yagambye bannamawulire nti olukiiko lwa baminisita olwatudde e Ntebe lwakirizza entegeka zino okugenda maaso.

Ensimbi zigenda kuyamba kulakulanya bibangirizi by'amakkolero ebyo omuli okubibunyisaamu amasanyalaze, okubirongoosa n'okubunyisa amasanyalaze mu byalo ebibiraraanye wamu n'okwongerayo obukuumi.

Olukiiko lwa baminisita  era lwenyamidde olw'enkuba efukumuka okwonoona ebintu omuli enguudo n'ebintu ebirara.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu