TOP

Ssebo nkooye okusula mu loogi mpangisiza enju

Added 3rd December 2019

ABAAGALANA batabukidde ku poliisi omukazi n’alangira Taata w’omwana we obwenzi n’okumuteeka mu loogi ge yafuula amaka ge.

 Nnaalongo Nakyonyi ne bba Ssenkungu ku poliisi.

Nnaalongo Nakyonyi ne bba Ssenkungu ku poliisi.

Nnaalongo Zam Nakyonyi 26, ne bba Sam Ssenkungu 25, omusuubuzi wa nakkati be baayanise obuziina bwabwe mu maaso g'abasirikale ng'omukazi agamba obwenzi bw'omusajja bwamuviirako okunoba kyokka bwe yakomyewo yamutadde mu loogi okumala emyezi ebiri mu kifo ky'okumusasulira omuzigo.

Omusango guli ku fayiro nnamba SD REF: 12/16/11/2019. Nnaalongo yategeezezza nti bamaze ne Ssenkungu emyaka ena ng'amulinamu omwana omu. Abalongo b'amusajja mulala.

Baasooka kupangisa muzigo mwe yafunira olubuto wabula yatuuka ekiseera ne yetamwa obwenzi bw'omusajja.

Yalaba omusajja tamuweereza buyambi bwa mwana kwe kudda kyokka yagaana okumufunira ennyumba.

Ku ky'obwenzi, Ssenkugu yagambye nti omukazi si yaamusalirawo ku bakazi b'alina okuganza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...