TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana ne mukyala we-Oyo omukazi anneesibako

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana ne mukyala we-Oyo omukazi anneesibako

Added 8th December 2019

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana ne mukyala we-Oyo omukazi anneesibako

 NOrman Musinga ne Mukyala we

NOrman Musinga ne Mukyala we

OYO OMUKAZI ANEESIBAKO

MUSINGA Musinga yategeezezza nti omukazi by'ayogerako alabika tabitegeera kuba ky'alemerako nti kkooti yamuwa obuyinza okubeera n'abaana mu 2016 ate kkooti yabimenyawo mu 2019 era abaana abalina mu mateeka gennyini.

Yayongeddeko nti, Esther amwesibirako bwereere kuba takyali mukyala we kkooti yabaawukanya ekyo ne kiggwa.

Ku ssomero gye yatwala abaana ku Hormisdallen abadde agendayo n'abakyalira kati ky'ayogerako nti, yabakweka aba takitegeera. Yasuubizza n'okumuwaabira ng'ayita mu kkampuni ya balooya eya KAA Advocates olwa kyayita okumwonoonera erinnya.

Kyokka eky'okutwala abaana mu kifo omukyala ky'agamba nti tekimanyiddwa ekyo yagaanye okukyogerako

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...